Bya Ivan Ssenabulya
File Photo: omwogezi omukulu Micheal Joseph
Buli kyetagisa bwekiwedde wakati mu kwetegekera olukungana olwa Monitor Thought leaders Forum nga luno luleese abakugu mu byenfuna abali ku mutenedera gwensi yonna.
Luno luganda kubeera ku Pearl of Africa Hoel mu Kampala ku lwokuna lwa wiiki eno.
Kati bwabadde ayogerako ne banamawulire, akulira monitor Publication Limited Tony Glencross agambye nti omukugu Micheal Joseph owa Kenya airways yagenda okubeera omwogezi omukulu, ngalambulula weyayita okutuuka ku ntikko.
File Photo: Tonny Glencross
Ate ssenkulu wekitavvu kyabakozi ekya NSSF Richard Byarugaba nga yoomu ku betabye mu lutuula lwabanamwulire luno, era abateddemu ensimbi asabye abatandisi bazzi business okutekawo amakubo amalambulukufu, okutwalanga emirimu gyabwe mu maaso nebwebaba bavuddeyo.
Ono era awabudde nti kukilu nnyo, okufaayo okuyigira ku banaabwe abalina webatuuse.
Olukungaana luno lwakubugira ku mubala, okutekawo omukulu ogwoluberera wakati mu kusmozebwa.