Bya Ruth Anderah.
Akuliira amagye gegwanga Gen. David Muhoozi alabiseeko mu kakiko akanonyerezza ku mivuyo egy’etaka , nga ensonga yakukozesa bubi taka lyamaggye .
Gen Muhoozi abadde awerekedwako ekiwanyi ky’abanamagye omubadde omuwandiisi w’enkalakarira Edith Butuuro wamu n’akola ku nsonga z’etaaka ly’amagye Lt Gen. Joram Mugume.
Mukwanja ensonga zze akakiiko kano tekakirizidwamu bamawuliire,wabula nga olufulumye ayogedde eri banamawuliire.
ono atugambye ngi basinze kusinga kwogera ku nkozesa y’etaka nadala eriri e Mbuya okuli barracks