Skip to content Skip to footer

Omusumba we Masaka akolokose ”abaagikuteko”.

Bya  Getrude Mutyaba

Nga Parliament yaakayisa ebago ly’eteeka eryokujja ekomo ku myaka gyomukulembeze we gwanga, abanadiini ab’enkizo batandise okukolokota ababaka olw’okukola kino.

Kati omusumba w’esaza lye Masaka John Baptist Kaggwa atabukidde ababaka , nga agamba nti bano eteeka lino baliysiza mungeri ya maccoolo, nakweyagaliza

Bwabadde awa obubaka bwa Christmas mumakaage e Kitovu Bishop Kaggwa agambye nti ababaka bano balinga abaatunze egwanga,kale nga bagwana batubuulire okukaaba kwebaalese mu bantu.

Leave a comment

0.0/5