Skip to content Skip to footer

Amisom etebenkezza somalia mu 2017.

Bya samuel ssebuliba.

 

Mu Somalia omubaka w’omukago gwa Africa mu Amisom Francisco Madeira ategeezeza nga omwaka guno ogwa 2017 bwegubadde ogwebibala eri amagye ga Amisom, nadala mu kulwanyisa abattujju ba Al-Shababa.

Ambassador Madeira agamba nti mu mwaka guno Somalia esobodde okutegeka okulonda kw’obwa president okw’emirembe, kale nga kino kizaamu amaanyi.

Wabula ono agambye ‘nti AMISOM ekyalina emitawaana gamba nga ebula ly’ensimbi,kale nga kino kizingamizza entekateeka z’okulwanyisa abatujju bano.

Leave a comment

0.0/5