Skip to content Skip to footer

Omusuubuzi attiddwa

Mabirizi complex

Poliisi mu Kampala etandise okunonyereza ku musuubuzi ayakubiddwa amasasi agaamusse

Charles Lwanga  ng’emirimu abadde agikkakkalabiza ku kizimbe kya Mabirizi baamusse adda waka

Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano Patrick Onyango agambye nti omugenzi yabadde atambula n’omukyala agambibwa okuba muganzi we kyokka nga yabuze amangu ddala ng’amutuusizza mu ddwaliro

Onyango agamba nti kati bayigga mukyala ono okwongera okubanyumiza ebyabaddewo.

Leave a comment

0.0/5