Bya Ruth Anderah.
Kooti ya city hall eriko omusajja gwewadde ekibonerezo ky’akusasula ngasi ya kkooti ya mitwalo 10 oba okumala ennaku 15 mu kkomera e Luzira lw’akusangibwa ne Ssekoko bbiri .
Obbo Lawrence yaasomeddwa omusango gw’okutunda sekoko nga tasose kufuna lukusa okuva mu kitongole kya KCCA nagukiriza
Wano omulamuzi amuweredde ekibonerezo kyakusasula engasi ya kkooti ya mitwalo 10 nga tanafuluma kadukulu ka kkooti bwaba alemereddwa asibwe ennaku 15.