Skip to content Skip to footer

Omutemi wembizzi bamunazizza

Bya Ivan Ssenabulya

Abatuuze ku kyalo Kiyoola ekisangibwa mu gombolola ye Nakisunga mu district ye Mukono baliko, omusajja gwebaguddeko ekiyifuyifu nebamunaaza lwa bikyaafu.

Omusajja ono aterekese erya Kiremeera nga mutemi wa mbizzi, abatuuze bagamba nti babadde bamulabudde enfunda eziwera nayenga tafaayo kwekwekolamu omulimu nebamunaaza.

Mukama we abadde amukozesa aterekeseeeko erya Bataamye agamba omuvubuka abadde amugobera neba kasitoma.

Leave a comment

0.0/5