Skip to content Skip to footer

Omutujju yesozze eggwanga

Omutujju

Poliisi egamba nti waliwo omutujju ayingidde eggwanga

Mueller Ahmed Khalid yayingidde Uganda olunaku lwajjo

Ekiwandiiko kya poliisi kiraga nti omusajja ono enzaalwa ye Bugirimaani era nga yayise Limulu ng’akozesa baasi ya kaliita

Ono yavudde ku baasi eno ng’aliko w’atuuse awatannaba kutegerekeka ku luguudo lwe jjinja

Senkaggale wa poliisi, Gen Kale Kaihura agamba nti bakwataganye n’ebitongole ebikuuma ddembe okulaba nti omutujju ono bamukwata amangu ddala nga bakamukwatako

Leave a comment

0.0/5