By Magambe sabiiti.
Entiisa ebutikidde abatuuze ku kyalo Lusalira mu gombolola ye Kibalinga e Mubende bwebazudde omulambo gwa mutuuze munabwe eyabula nga gusulidwa mu kidiba kya mazzi.
Abatuuze bategezezza nga Akolimaana Jatodiya owe myaka 30 bweyabula nga 31 / Dec omwaka oguwedde nga ono yali agenze okujaganya okumalako omwaka.
Atwala Police ye Kibalinga Masereka Deo agamba nti bakyanonyereza ku nsonga eno