Skip to content Skip to footer

Omuvubi afiiride munyanja e Mayuge.

Bya Abubaker kirunda.

E Mayuge waliwo omuvubi abidde mu Nyanja Nalubaale okukakana nga afudde

Omugenzi ategerekese nga  Zakayo Onyango   omutuuze ku mwalo gwe  Kazza mu gombolola ye  Jagozi, nga ono okuffa kidiridde omuyaga ogw’amaanyi okutwala elyato mwabadde atambulira

Ayogerera police yeeno James Soma akakasiza okufa kwono.

Mukaseera kano omulambo tegunalabika.

Leave a comment

0.0/5