Bya Abubaker Kirunda
Omuvubi agaudde mu nayanja Nalubaale, mu district ye Mayuge nafa.
Omugenzi ategerekeseeko lya Tikka, ngokufa kiridde embuyaga ekubye eryato kwebabadde ne banne kwebabadde ku mwalo gwe Kaziru mu gombolola ye Jagozi e Mayuge.
Ssentebbe wabalwanyisa envuba embi mu kitundu, Peter Balikowa agambye nti omugenzi abadde mutuuze ku kyalo Bukooma mudistrict ye Luuka.
Wano alabudde abalimi okubeera abagendereza, nga bali ku Nyanja, naddala ngobudde bubi.