Skip to content Skip to footer

Kkooti y’amaggye efunye ssentebe omuggya

Karuhanga court martial

Kkooti y’amaggye erina ssentebe omupya

Pulezidenti Museveni alonze  Maj. Gen. Levi Karuhanga okukulira kkooti eno.

Maj. Gen. Karuhanga, nga yeeyali akulira amaggye ga Uganda e Somalia azze mu kifo kya Brig Moses Ddiba Ssentongo ng’ono ekisanja kye kyaggwaako omwezi oguwedde.

Amawulire g’okulonda ssnetebe wa kooti y’amaggye omuggya gakakasiddwa Maj. Henry Obbo ng’ono ye y’amyuka omwogezi w’amaggye.

Leave a comment

0.0/5