Opio sam Kaleb.
E Buyende :abatuuze bakeeerede mu kyobeera nga kino kidiriidde okusanga omu kubatuuze nga yetugidde ku muyembe.
Bino bibadde ku kyalo Kagulu , omuvubuka Richard Salim Mbira ow’emyaka 23 bwakedde okwetuga, era abaana ababde baggenda ku someroo bebamulabye nebalaya enduulu.
Ssentebe w’ekitundu kino David Muwanika agambye nti omuvubuuka ono abadde yakakyuka okuva mu diiniye okudda mu busiramu, kale kino kyamukyawaganyiza nab’oluganda , era nga kiyinza okuba nga kyekyamuletede okwetta
Mukaseera kano omulambo gutwaliddwa mu dwaliro oekebejjebwa.