Bya samuel ssebuliba.
Police mu district ye Kapchorwa ekutte omuvubuka Chemtai Enock ow’emyaka 24 nga n alangibwa gwakudda ku mugandawe ow’emyezi ena gyokka n’amutemako obulago.
Eno enjega ebadde ku kyalo Sukut mu gombolola ye Kawowo.
Tutegeezeddwa nti omuvubuka ono azuukuse mubudde obw’ekkiro nayingira mu kisenge ky’abazadebe omubadde n’omwana ono okukana nga amutemyeko omutwe
Abazadde bagamba nti tebayinza kumanya mutabani ono gyagye busungu,wabula nga kiteberezebwa nti gano ggabade amaanyi genjaga