Skip to content Skip to footer

Omuwala ow’emyaka 3 bamusadaase

Bya Malikh Fahad

Poliisi ye Kikuta mu district ye Bukomansimbi etandise okunonyereza kungeri abantu abatanaba kutegerekeka gyebatemyetemyemu omwana omuwal owmyaka 3.

Ensasgge eno ebadde ku kyalo Kyakajwiga mu gombolola ye Kitanda abantu abaterezebwa okubeera abasamize bwebasadeese

Jane Nakato abadde muwala wa Anet Nakibule ngabadde yawambibwa gyebuvuddeko.

Maama womwana ono agamba nti, omwana yawambibwa bwebaali tebaliiwo awaka.

Omwogezi wa poliisi mu kitundu Lameck  Kigozi, akaksizza bino nategeeza nti okunonyererza kugenda mu maaso.

Leave a comment

0.0/5