Bya Ivan Ssenabulya
Ssabalabirizi we kanisa ya Uganda, Stanley Ntagali nate alangiridde omwaka 2018, ngogwamaka.
Omwaka guno, 2017 gwalanagirirwa okubeera ogwamaka nga bwebubadde obubaka okwetoola amakanisa mu gwanga, nomulanga ganywezebwe.
Ssabalabirizi agammbye nti mu mbeera eyo, bakugenda mu maaso, kubanga amaka gyemirandira gye gwanga.