Skip to content Skip to footer

Okusabira emirembe

Bya Ivan Ssenabulya

Ssabasumba we ssaza ekkulu erye Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga asabye wabeewo emirembe mu gwanga, okuviira ddala mu maka.

Omulanga gwegukulembeddemu, okusaba okunabuna mu nsi yonna, nga 1st January ku ntandikwa yomwaka okwemirembe, enkola eyatandikibwawo paapa.

Ssabasumba asabye abakulembeze okugoberera enfuga eyamateeka, okusobola okukuuma emirembe mu gwanga.

Leave a comment

0.0/5