Skip to content Skip to footer

Olwaleero lwakugaba birabo

Bya Shamim Nateebwa

Olwaleero Boxing Day olunnaku olwokugabirako ebirabio eri abemikwano nabenganda.

Wabula abamu wetwogerera bakyali mu bukoowu oba hangover olwe mmere nebyokunya byebabaddemu olunnaku olwe ggulo.

Kati abakuggu mu byobulamu bawabudde nti mu mbeera eno, abantu balina okukola ku dduyiro mu gandaalo, okusobola okukuba ku mmere namasavu byebepakidde olunnaku lwe ggulo.

Dr. Charles Kasozi omusawo e Mulago era agamba nokunywa ku8 mazzi kikola bulungi.

Leave a comment

0.0/5