Bya Abubaker Kirunda
Poliisi e Jinja ebakanye nomuyiggo ku musajja owemyaka 50 agambibwa okukakana ku mwana owekyomukaaga.
Ono poliisi egamba nti mutuuze mu gombolola ye Buwenge e Jinja, nga kigambibwa nti olwamaze okugagambula akawala kano akemyaka 14 obumuli nabinyika mu nsuwa.
Ssentebbe we kyalo Godfrey Batema agambye nti maama womwana yeyamusanze.