Bya Opio Sam Caleb
Poliisi e Kamuli ebakanye nomuyiggo ku kibinja kyabvubuka abakaknye ku muwala nebamusobyako ekirindi.
Omuwala owemyaka 19 kigambibwa nti yasobezeddwako abavubuka 5 mu bitundu bye Buwenge e Jinja.
Omuwala ono kigambibwa nti bamumaliddeko ejjakirizi, nebamuleka mu coma, nga kati ali mu ddwaliro ajanjabibwa.
Poliisi etegezeza ngokunonyererza bwekugenda mu maaso.