Bya Ritah Kemigisa
Abazadde basabiddwa obutasulirira buvunanyizibwa bwabwe okulabirira abaana, okubakza.
Omulanga gukubiddwa Maureen Muwonge akulira ebyokulera abaana mu kitongole kya Dwelling Place.
Kino kidiridde omwana owemyaka 9 eyawasizza mwana munne owemyaka 6 gyokka mu district ye Buyende, wiiki ewedde.
Bino era agamba nti biva ku bwavu mu maka nabazadde nebasulirira obuvunayizibwa.