Bya Kyeyune Moses
Palamenti yakukomawo okuva mu luwummula wiiki ejja, gyebabadde okumal ebbanga lya wezi mulamba kyenkana.
Palamenti yasindikibwa mu luwummula, ku ntandikwa yomwezi oguwedde omumyuka wa spiika Jacob Oulanyah.
Mu kiwandiiko ekifulumye, omumyuka wa kalaani wa palamenti Paul Wabwire anokoddeyo amateeka mu bubage gebagenda okutandikirako, ngagakwata ku technologiya.
Ebirala ebitereddwa ku mwanjo yenzirukanya ya yazi lufula.