Skip to content Skip to footer

Palamenti eddamu nkya

Parliament sitting

Palamenti ya yuganda olunaku olw’enkya lw’etegese okuddamu okukakkalabya emirimo gyaayo, ng’eva mu luwummula lw’emazeemu ebbanga okuviira ddala mu December.

Agavaayo galaga nga  palamenti  egenda okutandikira mu ky’okuteesa ku bbago erirambika okuwandiisa abantu n’eryo erissaawo ebibonerezo ebikakali eri abalya enguzi

Ng’ayogerako eri bannamawulire , omwogezi wa palamenti ya uganda  Hellen Kaweesi, agambye nti Bakussa nnyo essira ku bbago ly’abalya enguzi nga lino lyaleteebwa omubaka John Ssimbwa.

Leave a comment

0.0/5