Bya Samuel Ssebuliba.
Police ye gwanga eriko ebiragiro ebipya bweyisizza eri abaserikale mu bitundu bya Busoga okusobola okumalawo obutemu bw’emundu obubadde bweyongedde mu kitundu kino.
Bino ebiragiro biwereddwa akola ku polisi n’omuntu wabulijjo Assan Kasingye bwabadde asisinkanye abaduumira police mu kitundu kino, abakulembeze ba district n’abalala e Mayuge.
Kasingye bano abalagidde okutandika okwanguwa nga okutuuka mukifo awagudde e mitawaana , nga agamba nti okusinziira kukunonyereza kwakoze , abaserikale beeno baali mu kusumugira
Okugenda kwa kasinje e Mayuge kyadiridde abatemu okutta eyali akulira edwaliro lye Kigandaalo health center IV e Mayuge Dr. Ibrahim Gwaluka.