Skip to content Skip to footer

Poliisi ebanjibwa emyaka esatu

Poliisi ye Entebbe yakamala emyaka esatu nga tesasula za bupangisa

kaihura

Nanyini mayumba gano Paul Zikuliza agambye nti poliisi yalina okumusasulanga shs akakadde kamu mu emitwalo 15 buli mwezi kyokka nga yasasulako emyaka esatu n’ebivaako

Zikuliza agambye nti yye ky’ayagala kusasulwa nsimbi z’abanja oba nandi ki poliisi esenguke

Yye akulira poliisi ekwatagana n’omuntu wa bulijjo mu kampala n’emiriraani Anatori Muleterwa akkirizza nti babanjibwa kyokka ng’agamba nti bali mu kubikolako

l>Emotoka eziriko ennamba z’ebweru tezikkirizibwa mu ggwanga kusukka nnaku kyenda

 

enteekateeka yonna

 

Leave a comment

0.0/5