Bya Ivan Ssenabulya
Poliisi eyobutonde bwensi eriko ebikwekweto byebakoze mu district ye Wakiso ng batalaze entobazzi eziwerako ngeno basanze ngabantu bangi abezesensanzaamu.
Bano babadde bazesenzaamu nga nabamu baimiramu wabula mu bukyamu.
Bano babadde bakulembeddwamu amyuka akulira ebikwekwekweto Exevius Ssekanabo.
Abamu ku batuuze bavumiridde ekikolebwa gavumenti okubagobaganya atenga abanenene naddala abasiga nsimbi abaChina tebakwatibwako nga basnyawo entobazi.