Skip to content Skip to footer

Poliisi ekubye amasasi okutaasa agambibwa okubeera omubbi

KAKUMIRO

Bya Magembe Sabiiti

Police mu district ye Kakumiro ekubye amasasi mu banga okumala okutaasa omusajja abadde awambye omwana nekigendererwa eky’okumusadaaka.

Bino bibadde ku kyalo Kakinaka mu gombolola ye Bwanswa mu district ye Kakumiro abatuuze bwebazingizza omusajja abadde agambibwa okuwamba omwana owobuwala owemyaka 3  gwabadde amaze okuteeka mu kutiya.

Omuddumizi wa police e Kakumiro Hassan Mugerwa akakasizza okukwatibwa kw’omusajja ono gwatatukiriza manya olw’okunonyereza okukyagenda maaso  okusobola okukwata bonna babadde akola nabo nga kati akuumirwa ku police e Kakumiro.

Leave a comment

0.0/5