Skip to content Skip to footer

Poliisi enywezezza eby’okwerinda

Bus parks

Ng’abatujju beeswanta, poliisi mu kampala eyiye basajja baayo okwetoolola ebifo ebikungaanya abantu abangi.

Enkya ya leero poliisi etuuse mu buli kanyomero akalimu abantua bangi omubadde ne paaka za baasi.

Aduumira poliisi mu bukiikaddyo bwa kampala, Michael Mugabi agamba nti bakusigala nga bakebera buli muntua yingira n’okufuluma okulaba nti tewabaawo bantu bakyaamu balumbs ggwanga.

Mu ngeri yeemu minisita akola ku nsonga z’omunda mu ggwanga agamba nti bakuleeta amateeka amakakali agakugira abantu abayingira n’okufuluma eggwanga mu kawefube w’okunyweeza eby’okwerinda

 

Leave a comment

0.0/5