Skip to content Skip to footer

Presidenti atongozza kamera

Bya Beenjamin Jumbe

Omukulembeze we gwanga Yoweri K. Museveni azeemu nagumya egwanga, nga bwebongedde amanyi mu busobozi bwabwe okulwanyisa obumenyi bwamateeka.

Bwabaddeatongoza camera, zokunguudo, polojekiti eyawomeddwamu omutwe poliisi e Nateete, president Museveni agambye nti gavumenti ya NRM evunuse bingi, kalenga buno butemu bwoku pikipiki nabow baakubulinnya ku nfeete.

Alaze essuubi nti ebyokwerinda bye gwanga byakulongooka, mu biseera ebijja.

Kino kyali kiragiro kya mukulembeze wa gwanga, okuteeka Camre amu bibuga neku mwasanjala ennene okulwanyisa naddala obutemu.

Leave a comment

0.0/5