Skip to content Skip to footer

Pulezidenti adukiridde abababazzi be katabi.

Bya Samuel Ssebuliba.

Omukulembeze we gwanga lyatu uganda Kaguta Museveni aliko obuyambi bwawadde  abavubuka abeegatira mu Sacco ez’enjawulo, nga bano bakola gwakubajja, kko n’okutunda ebibajje ebirara.

Ono abadde wano mu kabuga ke Katabi wasisinkanye abavubuka ab’enjawulo, okuva mu kitundu kino.

Ono mukwogera agambye nti kikyamu abakulira district ye Wakiso okusolooza omusolo ku bantu abakola obulimo obutono gamba nga okwokya kasooli.

Kati bano abawadde emotooka ekika kya fuso n’ekyuma  ekinyiga empumbu eziva mu mbaawo okukolamu obumeeraza.

Ate ye omubaka omukyala owa Wakiso Rosemary Mary Ssendinde agambye president nti tagwana kulimbibwa nti Uganda yamukyawa, abavubika bangi bakyamuwagira.

Leave a comment

0.0/5