Bya Kyeyune moses.
Sipiika wa Parliament Rebecca Kadaga aleese ekiteeso nga agamba nti aweebwe abamumyuka abalala bawere basatu, kino kiyambe palamenti okutambula ne bwatabaawo.
Ono okwogera bino kidiridde olutuula lwa palamenti leero okulwawo okutandika, nga kino kivude ku kyakuba nti ba Sipiika bombi tebabadewo.
Ono agamba nti Uganda egwana okukoppa amawanga amalala agalina enkola nga eno, kubanga bbo basobodde okutambuza obulungi emirimo gyabwe.