Skip to content Skip to footer

Singapore y’esingamu ebibuga by’ebbeeyi

Most expensive city

Kikakasiddwa nti eggwanga lya Singapore lyerisingamu ebibuga eby’ebbeeyi mu nsi yonna

Abazudde kino besigamye ku nsimbi z’eggwanga lino enzito kw’ossa n’ensimbi empitirivu omuntu zeyetaaga okubeera n’emmotoka kko n’okukola ku bintu ebirala ng’amasanyalaze n’amazzi

Eggwanga lino era lyelisingamu engoye ez’ebbeeyi

Singapore ezze mu kifo kya Japan eyalya ekifo kino mu mwaka gwa 2013

Leave a comment

0.0/5