
Omukulembeze we gwanga nga era yeyesimbye ku caadi ye kibina kya NRM yoweri Kaguuta Museveni agambye nti tasoboola kugabana buyinza na baluda luvuganya kubanga ekibiina kye kigenda kuwangulira wagulu era nga kyayisamu da ba Mp kumi nababiri ne ba sentebbe bazi disiturikiti kumi na bataano
Ayongedde nga gamba nti singa babeera beyisiza nga abagunjufu osanga ayinza okukilowoozako