Skip to content Skip to footer

Sk Mbuga assiddwaako envumbo

Sk mbuga

Ekitongole ekiwooza kitadde envumbo ku mugagga omuto  Suleiman Mbuga banji gwebamanyi nga SK Mbuga obutava mu ggwanga lwabbanja.

Ono avunanibwa kwebalama musolo gwabukadde obusoba mu 200.

Omukunganya w’amabanja mu kitongole kino  Abdul  Salaam Waiswa agamba ono basazeewo okumuteekako envumbo lwakukitegeerako nti abadde ayagala kufuluma ggwanga.

Ategezeza nga ekitongole ekiwooza bwekitayagala kutuuka ku

nkola nga eno naye abantu abasinga bebabawaliriza okutuuka ku kino lwakugaana kusasula omusolo guno

Wabula gyebuvuddeko yye Mbuga yeegaana eby’okwebalama emisolo gino.

Leave a comment

0.0/5