Skip to content Skip to footer

Ssabalamuzi Alonze Mugabo Ngo’mwogezi we Ssiga Eddamuzi

Bya Ruth Andera

Ssabalamuzi we gwanga Bart Katureebe alonze omumyuka womuwandiisi wa kooti, Vincent Emmy Mugabo ngomwogezi wekitongole ekiramuzi omugya.

Kati oluvanyuma lwokulondebwa kwa Mugabo, wakutandikirawo emirimu songa era wakusigala ngakola emirimu gye emirala ngomuwandiisi mu kooti enkulu wano mu Kampala.

Okusinziira ku mwuwandiisi omukulu, Paul Gadenya kino kigendererddwamu okudda wansi mu bantu okubatusaako amawulwire nebifa mu ssiga eddamuzi.

Gadenya era ategezezza nti bagala okwongeraokulaga obwerufu mu nkola yemirimu gyabwe.

Leave a comment

0.0/5