Skip to content Skip to footer

Ssabasajja analabikako eri Obuganda

ssabassaja ku masaza

Ssabassajja Kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri asiimye okuggalawo empaka z’ebika ez’omwaka guno.

Empaka zino za nga  16th omwezi guno e Mityana.

Omuwandiisi w’akakiiko akateesiteesi k’empaka zino Joseph Kabunga ategezezza ng’omupiira ogwakamalirizo wakati we Mmamba Gabunga ne Mbogo bwegugenda okuzanyibwa mu kisaawe ky’essazza lya Ssingo ekya Mityana Saza ground.

Leave a comment

0.0/5