Skip to content Skip to footer

Ssabassajja akoze bulungi bwa nsi

Kabaka in Kyaggwe

Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ow’okubiri olwaleero asiibye mu ssaza lye erye Kyaggwe

Omutanda abadde atongoza mikolo gya bulungi bwa nsi ng’eno asimbyeeyo n’emiti.

Omutanda yasiimye  okwetaba mu mikolo egya bulungi nga gino gikwatagana n’obwetwaaze bwa Buganda obukwatibwa nga 8 omwezi ogw’omunaana

Emikolo yadde gibaddemu enkuba eya maanyi tekirobedde bantu kugigumira okwaniriza beene mu ssaza lino

Emikolo gino gifundikiddwa nga kati ssabasajja wakuddamu okulabikako eri obuganda olunaku lw’enkya.

Leave a comment

0.0/5