Skip to content Skip to footer

Ssekikubo alabudde bannayuganda ku bya Ssejusa

Ssekikubo new

Amadda ga munnamagye  Gen. David Ssejusa  kukyagyamu bannayuganda omwasi.

Ssejjusa y’akomyewo olunaku olw’eggulo oluvanyuma lw’ebbanga nga adduse mu ggwanga lwakutegeeza nga bwewaliwo olukwe lw’okutta abakukunavu mu magye ku by’omukulembeze w’eggwanga okusikiza mutabaniwe ku bukulembeze bw’eggwanga.

Kati omubaka wa Lwemiyaga  Theodore Ssekikubo yemulugunya ku ngeri Ssejusa gyeyakomyewo awatali kukwatibwako  era agamba bannayuganda basaanye okwegendereza .

Leave a comment

0.0/5