Skip to content Skip to footer

Steven kavuma agenze ku kooti nsukulumu.

 

Bya Ivan Okuda.

Oluvanyuma lwa Pulezidenti okulonda omumyuka wa ssabalamuzi omujja okudda mubigere bya Justice Steven Kavuma, nate tukitegedeko nti ye Kavuma alinye edaala nga kati yandifuuka omulamuzi ku kooti ensukulumu.

Kinajukirwa nti Kavuma ono ekisanjakye ky’atuuka kunkomerero bweyaweza emyaka 70 eggy’esalira, kyoka amawulire getufunye galaga nga ono kati bwayinza okuweebwa contract asigale nga akyakola.

Tutegeezedwa nti minister akola ku nsonga za ssemateeka Gen Kahinda Otafire awandiikidde akakiiko akakola ku by’ekiramuzi nga agamba nti musajja mukulu ono bamuwe ekisanja ku kooti ensukkulumu.

Leave a comment

0.0/5