BUYENDE
Bya Abubaker Kirunda
Mu Busoga waliwo omusajja owemyaka 35 akwatidwa poliisi e Buyende nga kigambibwa nti yatulugunyizza omwana we gweyezalira owemyaka 5.
Omukwate etegerekese nga Wilson Kozala omutuuze we Ikamya mu gombolola ye Kidera.
Steven Kidalali nga ye ssentebe we kyalo agambye nti omusajja ono yayokezza omwana mu face yonna, nengalo ng’amulanga kubba nva ezebijanjaalo
Mu kaseera kano ono atwalidwa Police.