Skip to content Skip to footer

Teri kuddamu kusima makubo

Masts

Aba kampala capital city authority bayisizza amateeka amapya eri kkampuni z’amasimu

Kkampuni zino ssizakuddamu kusima makubo kuyisaamu wire okujjako nga bakkirizza okuddabiriza amakubo gebasima

Kino bwekigenda okubeera ne ku miroongooti.

Ebiragiro bino bissiddwaako omukono gw aminister wa kampala. Frank Tumwebaze

KKampuni zino kati okusimba emirontii zakusooka nga kufuna lukusa okuva eri KCCA

Eky’emirongooti kkyo kiliko ne zigenerator eziwogganira abantu ababeera okumpi n’emirongooti nga nazo ssizakukkirizibwa

Leave a comment

0.0/5