Skip to content Skip to footer

Tumukunde wakusisinkana abagoba ba Bodaboda.

Bya James Kabengwa

 

 

 

Oluvanyuma lw’amagye okukwata akulira ekibinja kya  Boda boda 2010 Abdul Kitatat ko n’abalala 30 nga egubavunanibwa  gwabutemu ko n’ebirara, ye minister akola ku nsonga z’obutebenkevu Gen Henry Tumukunde ategeezeza nga bwagenda okuwayaamu n’ebibinja byaba-bodaboda abaludde abanga nga bagamba nti baliisibwa akakanja.

Ono agamba nti aludde nga awulira nti police ebikirira emisango egibakolebwako, kale nga ayagala ensonga zino zikolebweko.

 

Leave a comment

0.0/5