Skip to content Skip to footer

UBOS egamba terina bibalo kuba mufunampola

Bya Damalie Mukhaye

Ekitongole kyebibalo mu gwanga, Uganda National Bureau of Statics (UBOS) kivuddeyo nekitegeeza nga bwebatalin biblo ebikwata ku bawejjere, neba mufuna mpola.

Ekitongole kya UBOS kyabadde kitereddwa mu ntekateeka yokukunganya ebibalo nokuwandiika abantu abagenda okuweebwa emitwalo 100, ezokuyambako abali obubi mu muggalo.

Wabula ssenkulu wekitongole kino, Dr Chris Mukiza olunnku lweggulo yagambye nti tebamanyi dfdala bibalo ki minisitule byeytaaga.

Ono yagambye nti bawandikidde minisitule ku nsonga eno

Leave a comment

0.0/5