
Ne kati ekitongole kya gavumenti ekifuuga ebye mpuliziganya ekya Ucc nejabuli kaati tekinazako mutimbagano gwa interneti omuli facebook watsup ne twitter nga kwotadde ne mobile money nga bagamba nti byabadde byakutataganya ebyokwelinda no kulonda okugenda mumaaso