Bya Ivan Ssenabulya
Okubunyisa eddagala emmpya erigema ssenyiga omukambwe eryatuuse, kugenda kutandika olwaleero.
Ekitongole kyaetterekro lyeddagala ekya National Medical stores akawungeezi akayise bafunye eddagala doozi emitwalo 17 mu 5,200erya Atrazenac wansi we’ntekateeka ya Covax facility.
Ssenkulu wa NMS Moses Kamabale akakasizza nti blindirirdde minita webyobulamu okufuna eddagala lino mu butongole, batandike ogwabwe okulibunyisa mu bintundu ebyenjawulo.
Okugema kubadde kwayimirira mu bintu byegwanga ebyenjawulo, oluvanyuma lweddagala okugwawo.