Skip to content Skip to footer

UPDF egumizza abantu ku majje agali mu Kibuga.

Bya Ritah Kemigisa.

Amajje ge gwanga gasabye bannayuganda okukoma okwewanika emitima olw’abanamajje abali ku nguudo z’ekibuga mu bungi.

Twogedeko nayogerera amajje ge gwanga Brig. Richard Karemire naagamba nti eno tegwana kubeera nsonga kubanga abajaasi bali mubuli kasonda ka gwanga si kampala yokka,kale nga kino tebagwana kukitwala nga eky’enjawulo.

Ono waavirideyo okwogera nga bannayuganda  kyebajje balage okutya olw’abajaasi ebeyongedde mu Kampala, naddala okuva omubaka we Kyadondoo East Robert Kyagulanyi lweyakwatibwa.

Kati kalemire agambye nti amajje tegalina kukuumirwa mu nkambi mwokka, kale nga y’ensonga lwaki gasaasanye buli wekyetagisa, amalala negatwalibwako nemawanga amalala nga Somalia

Leave a comment

0.0/5