Skip to content Skip to footer

Yesse lwa mukwano

Mabiriizi suicide

Abakolera ku kizimbe kya Mabirizi baguddemu ensisi, omusajja bw’avudde eri neyettira ku kizimbe kino.

Omuvubuka ono ategerekese nga Deus Kabisire  ng’abuuse okuva ku mwaliro gw’okuntikko n’afiirawo.

Aduumira poliisi y’amasekkati ga kampala Henry Kintu agamba nti byebakafunawo biraga nti omusajja ono abadde yafunye obutakkaanye ne muganzi we

Omugenzi kigambibwa okuba ng’alese ekiwandiiko ekiraga nti yesse kubanga alina omuwala gw’ayagala nga yye tamwagaala

Leave a comment

0.0/5