Skip to content Skip to footer

Zuma mubbi- balwanyisa enguzi

Zuma house

Omukulembeze w’eggwanga lya South Africa alumbiddwa lwakuzimba maka agakirako olubiri  nga bangi bagamba nti akozesezza nsimbi za muwi wa musolo

Omu ku bakyala abamanyiddwa ennyo olwokulwanyisa enguzi mu ggwanga lino Thuli Madonsel agambye nti amaka ga Zuma agobwannanyini okuli ekidiba ekiwugirwaamu ne faamu byamazeewo obukadde bwa doola 23 ez’omuwi w’omusolo.

Ono agamba nti Zuma ky’akola kikyaamu okunyunyunta abantu ba bulijjo

Ayagala Zuma asasule ensimbi ezoogerwaako

Leave a comment

0.0/5