Bya Ritah Kemigisa
Minisita omubeezi avunayizibwa ku nkolagana ye gwanga namawanga amalala, Henry Okello Oryem agambye nti tebasubira gwanga ddala lyonn okuva ku mulirwano, okwegatta ku magye gegwanga aga UPDF okulwanyisa abayekera era abatujju mu Buvanjuba bwa Democratic Republica ya Congo.
Bweyabadde agenyiwaddeko wano mu gandaalo erya Sabiiti, Oryem yagambye nti amawanga agasigadde gabawagira mu lutalo lwebatandise…
Bya Damalie Mukhaye
Minisitule yebyenjigiriza nemizannyo olwaleero egenda kutandika okukola yintaviyu ku bayizi omutwalo 1 mu 5,000 abagala okusoma obwa nurse mu matendekero agawera 11 okwetoloola egwanga.
Dr Hajat Safina Musene kamisona owa Business Technical Vocation Education and Training, agambye nti bebagenda okugezesa bebayizi abamalko S4 nga bagala okusoma midwifery, nursing, laboratory technology ne environmental sciences.
Agambye nti…
Bya Musasi Waffe
Eddwaliro lyabakyala erye Kawempe litubidde nabaana 2, bebabasuliidde.
Abaana bano baazaliddwa abaana abatanetuuka, atenga babazadde babulako wabula bwebabatutte nursery ba maama nebemulula.
Bwabadde ayogerako naffe, akulira eddwaliro lino Dr Nekemiah Katusiime agambye nti kino kya buli lunnaku nga buli wiiki waberawo abaana bebabsulira.
Agambye nti bagenda kukola okunonyereza okuzulira ddala ensonga eziviriddeko okusuula abaana okweyongera naddala…
Bya Musasi Waffe
Omukulembeze wegwanga lya Gambia Adama Barrow awangudde akalulu, akasokedde ddala akatabaddemu Yahya Jammeh, eyogerwako nga nakyemaliira eyali akulembedde egwanga lino ku mudumu gwe mmundu n’okulidibaga.
Kubadde kusereza ligenda mugga, Barrow bwawangudde a akaklulu kano ku 53% atenga munnamateeka abadde awadawadako Ousainou Darboe yafunye 28%.
Darboe nababala bwebavuganyizza mu kalaulu babadde balangirirdde nti tebajja kukiriza ebinaaba…
Bya Juliet Nalwooga
Abalwanirizi b’eddembe lyabakyala wansi womukago ogubagatta ogwa Uganda Women Network (UWONET), bavuddeyo nebakubira gavumenti omulanga ekyuseemu mu nambika y’obubaka obugenderedwamu okuyigiriza abaana abato ebikwatagana ku byokwegatta, kyebatuua sex education, olwo enteekateeka eno esobole okwetannirwa mu masomero gonna.
Bino webijidde ngegwanga lyetekateeka okuggulawo ku ntandikwa yomwaka ogujja, nga namasomero mwogatwalidde.
Gyebuvuddeko gavumenti yalangirira eri abakola omulimu…
Bya Juliet Nalwooga
Ssentebbe omugya owabanamakolero omugya wansi waUganda Manufacturers Association (UMA) nga ye Deo Kayemba asomoza amakampuni okutunuliira ennyo ebyobulimi, agamba nti lyekkubo erijja okuyamba ebyenfuna okudda engulu okuva mu kabi ka ssenyiga omukambwe.
Kayemba yagenda okudda mu bigere bya Barbara Mulwana agambye nti Uganda yaweebwa omukisa nembeera yobudde ennungi, kulwebyobulimi era awabudde nti kino bannamakolerero…
Bya Musasi Waffe
Amagye gegwanga aga UPDF gaakusigala munda mu gwanga ya DRCongo, okugenda mu maso nebikwekweto byebatandise ku bajamabula aba Allied Democratic Forces, byebatandise ku lunnaku Lwokubiri.
Amawulire galaze nti aamagye ge gwanga aga UPDF nga bali wamu namagye ga DRC, balumbye enfo omugambibwa okwekukuma abajambula ku Lowkubiri mu Buvanjuba bwegwanga.
Mu bulumbaganyi buno babadde balubiridde omuddumizi…
Bya Musasi Waffe
Aba kampuni za Bus bongezza ebisale okuva e Kampal, okwolekera ebitundu byegwanga ebyenjawulo.
Akolanga ssentebbe wekibiina ekibagatta ekya United Bus Owners Association (UBOA) nga ye Solomon Nsimire agambye nti enkyukakyuka zino zigenda kutandika okukola olwaleero, ngagambye nti basoose kukola okwebuuza okumala ku nsonga wabulanga akitadde k bbeyi yamafuta eyarinnye wakati womwezi gwa Okitobba ne…
Bya Musasi Waffe
Abasawo balangiridde nti baakugenda mu maaso nakediimo kaabwe, okwawukana ku byayogeddwa pulezidenti waabwe Dr Samuel Oledo eyabadde ategeezza nga bwebagenda okuyimiriza akediimo kano.
Ssabawandiisi wa Uganda Medical Association Dr Herbert Luswata agambye nti ebikolwa byabwe bikyali wansi okutuusa nga gavumenti etukirizza ebisubizo omukulembeze wegwanga byazze akola gyebali nemu lukiiko lwebalimu wiiki ewedde, nga bitereddwa…
Bya Ritah Kemigisa ne Gertrude Mutyaba
Ekitongole kyekibiina kyamawanga amagatte, ku mutendera gwensi yonna ekirwanyisa ssiriimu United Nations Program on HIV/AIDS oba UNAIDS bakubye omulanga nti kyekubiira nobutali bwenkanya mu lutalo lwokulwanyisa ssiriimu, busaanye bukome.
Kino bagamba nti gugenda kubeera muziziko gwamaanyi, eri ekirubirirrwa kyebalambika okulwanyisa ssiriimu okumulinnya ku nfeete, omwaka 2030 wegunatukira.
Buno bwebubaka obugoberedde olunnaku lwa…
