Skip to content Skip to footer

Minister ombeezi owebyamakolero David Bahati akadde kona alangirira ekidako oluvanyuma lwokuwangulwa mu kamyufu ka NRM

 

 

 

Photo Courtesy ; Daily Monitor

By Sulaina Nakidde

Minister omubeezi owa makolero David Bahati alaze obutali bumativu olwokubibwa kwa kalulu mu kamyufu ke kibiina kya NRM mu Ndorwa West Constituency gya bade amanyi ntiyawangudde kyoka mu kaseera mpawo kaga nga bikyusidwa.

Bahati, awangudwa Eliab Naturinda, era mu bubaka bwe eri abalonzi ategezeza abalonzi be nti bakyakola kunonyereza oluvanyuma wakucvayo abategeze ekidako.

Naturinda yafunye obululu 25,027 ate ye minister nafuna obululuu 23,759

Akamyufu ke kibiina kya NRM kwabadewo nga 17th july wabula gyebyagweredde nga bangi kubawangudwa tebakiririza mu byavudeyo nga kuliko ne ssekikubo owe lwemiyaga.

Leave a comment